资讯

Muk’omuyimbi Allien Skin addukidde ku poliisi n’amuggulako omusango gw’okumukuba. Ono alojezza ennaku gy'ayitamu kuba abadde yamugattako mujja we nga babeera mu nju emu.
OMWOLESO ogugatta bannalotale abakola bizinensi, ogutumiddwa The Mega Business Expo nga bano beegattira mu kisinde ekimanyiddwa nga Rotary Means Business guguddwaawo mu kibangirizi kya bannamakolero e ...
<p>Gavumenti egumizza abantu nti embalirira eyayanjuddwa egya bulungi mu mbeera z&rsquo;abantu ba bulijjo ne banneekolera gyange oba private sector.</p> ...
amulekwa b'eyali omulwanyi w'eggye eryaleeta NRM mu buyinza balumirizza omugagga okubaliisa akakanja ku ttaka ...
BANNANNYINI ttaka bawakanyizza enteekateeka empya Gavumenti gye yaleese ku busuulu bwe yagguddewo akawunti mu Bbanka Enkulu abeebibanja kwe banassa ssente singa ab’ettaka bagaana okuzikwata oba ...
Bannamasaka basiimye Faaza Namukangula Jun 18, 2025 Ab’ekitongole ky’eby’entendereza eky’essaza ly’e Masaka basiimye Faaza Dr Joseph Namukangula (88) olw’okukulaakulanya eby’entendereza mu ssaza nemu ...
Omuserikale akubye abantu babiri amasasi n'abatta naye poliisi n'emukuba Jun 18, 2025 Bibadde Mbuya mu munisipaali y'e Nakawa mu Kampala ku ofiisi za Ultimate Security company, omuserikale Richard ...
Abavubuka abasoba mu 20 okuva mu kibiina kya NUP e Mukono basaze eddiiro ne beegatta ku kibiina ekiri mu buyinza ekya NRM. Bano baaniriziddwa eyali omubaka wa palamenti era eyali minisita omubeezi ...
Obukulembeze bwa Taxi butandise kaweefube w'okubala Taxi Jun 17, 2025 SSENTEBE w’ekibiina kya UTOF ekigatta omulimu gwa takisi mu Uganda Rashid Ssekindi atongozza kaweefube w’okubaala takisi zonna mu ...
Omukazi abadde ogobwa bba afunvubidde, ongoba ndage wa ng'omaze okunkaddiya Jun 17, 2025 Maama atabuse bw'atuuse awaka n'asanga nga bba yapakidde engoye ze mu kaveera n'anoba, maama alayidde nti ...
Peter Olwenyi omutuuze w'e Kigombya South e Namumira Mukono, ng'atunda mata, y'asangiddwa munda mu dduuka nga mufu era nga mu kiseera kino, omulambo gutwaliddwa okwekebejjebwa. Amyuka omwogezi wa ...
ABANTU obukadde bubiri n'ekitundu, be baakeewandiisa eri ekitongole kya NIRA, mu kuzza obuggya endagamuntu zaabwe.