资讯

<p>Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde omuyizi Ronnie Menya asomera mu Nawanjisi P/S n'amuleka ng'ataawa.</p> ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Poliisi eyigga ddereeva wa ttakisi agambibwa okutomera omwana ow'emyaka 13 n'emulumya. Jun 15, 2025 Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde ...
Abatambulira ku pikipiki, abasaabaze n'abeebigere, be basinze okufiira mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde. Obubenje buno, bwasinze kuleetebwa ndiima, n'okuyisiza mu bifo ebikyamu. Akamu ku bubenje ...
Polof. Kateregga; DNA ewandudde omwana wa Nnalongo Jun 16, 2025 OMULAMUZI wa kkooti ento e Makindye asomye ebyavudde mu kukebera endagabutonde (DNA) ez’abaana Pulofeesa Alhaj Badru Kateregga nnannyini ...
<p>Abakkiriza&nbsp; mu nzikiriza y'Obumu ey'omukama Ruhanga Ow'obusobozi Bisaka beeraze amaanyi nga basiima Owobusobozi Bisaka olw'okubawonya kwossa n'okubawa emikisa egibafudde abagagga.&nbsp;</p> ...
BANNANNYINI ttaka bawakanyizza enteekateeka empya Gavumenti gye yaleese ku busuulu bwe yagguddewo akawunti mu Bbanka Enkulu abeebibanja kwe banassa ssente singa ab’ettaka bagaana okuzikwata oba ...
ABAWAGIZI b'ekibiina kya NUP basatu bakwatiddwa, ku bigambibwa nti babadde bagezaako okwekalaakasa. Julius Kibuga 3, omutuuze w'e Katooke nga muvuzi wa mmotoka , Isma Sennabulya 25 ng'abeera Mulago ne ...
ABANTU mwenda bakwatiddwa mu bikwekweto ebikoleddwa mu bitundu eby'enjawulo ku babba ebintu by'amasannyalaze. Ekimu ku bikwekweto kyabadde Katale ku luguudo oluva e Matugga okudda e Semuto mwe ...